Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 96 listening Simba FM Live
News

Kitalo! Bbaasi ya YY egudde nekwata omuliro netta abantu

May 6, 2025 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu abawerako bebagambibwa okuba nti bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwa Njeru – Katosi okuliraana ttawuni ye Makindu olweggulo lwaleero bbaasi ya Kkampuni ya YY bwegudde nekwata omuliro.
Bbaasi nnamba UAV 702J, yegudde neyevuunika nga kigambibwa nti eremeredde omugoba waayo oluvannyuma lwokuwugula owa booda booda.
#ffemmwemmweffe