Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Kitalo! Bbaasi ya Kakise etomedde Naalongo nemuttirawo

Kitalo!
Bbaasi nnamba UAZ 220W nga ya Kkampuni ya Kakise eyabadde ewennyuuka obuweewo yatomedde nakawere Nnaalongo Namusobya Tina 25, bweyabadde asala oluguudo ku Kyalo Nakavule okuliraana Eddwaliro ly’e Iganga ku luguudo lwa Iganga – Bugiri nemuttirawo.
Omukyala ono abaddw mutuuze w’e Kigulu, mu ggombolola y’e Nakalama.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort