Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 231 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Kitalo! bataano bafiiridde mu kabenje ku lw’e Masaka

August 28, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu 5 bebafiiridde mu kabenje e Kabuye – Kyabadaaza ku luguudo lw’e Masaka mu Disitulikiti y’e Mpigi ekiro kyajjo bbaasi ya Kkampuni ya Global eyabadde edda e Mbarara bweyatomereganye bwenyi ku bwenyi ne Taxi eyabadde eva e Masaka.
Kigambibwa nti bbaasi UAZ 581U, yebadde egezaako okuyisa loole mu lane gyezirinyira olusozi netomeregana ne Takisi nnamba UBA 969W.
Poliisi yategeezezza nti abantu 6 baddusiddwa mu ddwaliro ly’e Nkozi nga bali mu mbeera mbi nnyo.