Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,050 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Kitalo! Basatu bafiiridde mu kabenje e Nakasongola

March 11, 2021 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu 3 bafiriddewo mbulaga nabalala 21 nebaddusibwa mu malwaliro ag’enjawulo okuli Nakasongola wamu ne Kasana, bbaasi nnamba UBE 379Q nga ya kkampuni ya Zawedi ebadde eva e Gulu nga eyolekela Kampala bwetomereganye ne Lukululana nnamba UAQ 130C nga eno ebadde egenda Gulu.
Akabenje Kano kaguddewo essaawa nga 8 ku kyalo ekimanyiddwa nga Kyankonwa mu Disitulikiti y’e Nakasongola era nga kigambibwa nti omugoba wa bbaasi abadde ayisa emotoka endala 3 gyasanze Lukululana nezetomera bwenyi ku bwenyi.