Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 399 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kitalo! Basatu bafiiridde mu kabenje e Kyotera

May 22, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje e Kyotera oluvannyuma lw’emotoka ekika kya Canter nga njeru UBD 074M okuwaba neyesolossa ekitoogo nettirawo abantu basatu abagibaddemu.
Akabenje kano kagudde ku kyalo Jongoza e Kaliisizo mu Disitulikiti y’e Kyotera ku ssaawa nga kumi neemu. Emirambo gyabwe gyagiddwa mu kitoogo emotoka gyeyagudde.

Abafudde kuliko Kibuule Elias 30, ow’e Kakunyu Kaliisizo, Kasawuli John ow’e Buyanja Masaka ne Katumba Muhammed Ddereeca okuva e Kinoni Masaka.