Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Kitalo! Basatu bafiiridde mu kabenje e Bugweri

Kitalo!
Abantu 3 bafiiride mu kabenje akagudde ku kyaalo Buseesa mu Disitulikiti y’e Bugweri ku luguudo lwa iganga – Bugiri enkya yaleero.
Akabenje kano kavudde ku motoka bbiri okutomeregana nga kivudde ku mbeera y’obudde embi nga kalenge abadde akutte oluguudo lwonna nga ba ddereeva tebalaba bulungi mu maaso gyebalaga.
Ku motoka zino kubaddeko Fuso nnamba UAT 141W nga etomereganye ne Trailer nnamba KBG 427 A / ZD 0057
Ddereeva wa Fuso Kalanzi Lozio n’owa Trailer Stephen Musyimi saako omulala atategeerekese mannya bafiiriddewo.
Bo abatuuze b’omukitundu bagufudde mugano nga ogw’enswa nebatandika okubba kasooli abadde ku Fuso.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort