Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Kitalo! Bannayuganda babiri batiddwa e Sudan

August 1, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Bannayuganda babiri batiddwa mu bulumbaganyi obwakoleddwa abalowoozebwa okubeera abayekera ba National Salvation Front (NAS) abakulemberwa Lt. Gen. Thomas Cirilo. Bano bagudde mu katego kabayekera nga bali mu motoka yaabwe eyakumiddwako omuliro nebasirikka ku kyalo Alero ku luguudo lw’e Kaya-Yei.
Eyerabiddeko nagage agamba nti bano bawambiddwa abayekera ne babatwala kiromita nga 13 mu kifo ekimanyiddwa nga Lungamere gyebabatidde. Emirambo gyatwaliddwa mu Arua Regional Referral Hospital okwekebejebbwa era oluvannyuma nekizuulwa nga omu ye Paul Kalekeezi ate omulala nga ye Ben Lubega.