Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Kitalo! bana bafiiridde mu kabenje e Namayingo
April 21, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu 4 ababadde batambulira ku Boda Boda emu mu Disitulikiti y’e Namayingo bafiiriddewo oluvannyuma Boda Boda kwebabadde okutomeregana ne Coaster ku luguudo lw’e Banda -lugala. Boda boda kwabaddeko Abakyala 3 n’omusajja 1 eyabadde avuga Boda Boda.