Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Kitalo! Babiri bakubiddwa amasasi agabatiddewo

Kitalo!
Munnansi wa Rwanda Kamikazi Princess wamu n’omukuumi we Ruhegyera Ntereho Joshua bakubiddwa amasasi agabatiddewo ku luguudo lwa Entebbe Express Highway mu kiro ekikeesezza olwaleero.
Bano babadde batambulira mu motoka ekika kya Prado nga nzirugavu nnamba UAW 534B.
Ruhengyere abadde mutuuze w’e Katabi, Mpala.
Okusinziira ku Poliisi yenna eyakoze kino yandiba nga abadde mu motoka munda.
#Uganda #Rwanda #Crime

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort