Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Kitalo! Abasirikale ba Poliisi basse omutuuze

Kitalo!
Poliisi mu Disitulikiti y’e Bukwo ekutte abasajja baayo babiri ku bigambibwa nti basse omukyala Jowani Cherop 20, omutuuze w’e ttawuni y’e Bukwo mukyala w’omuntu gwebabadde bagenze okukwata Ben Chemusto gwebagama nti yabadde abbye essimu.
Cpl. Martin Aloikin ne Alex Chelimo nga bombi basirikale ku Poliisi y’e Phekwaspa mu Disitulikiti y’e. Bano bakuumirwa ku Poliisi ya CPS Kapchorwa.
Omwogezi wa Poliisi mu Sipi Region, Rogers Taitika yakakasizza kino.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort