Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,146 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Kitalo! Abasibe 5 bafiiridde mu kabenje e Luweero

May 30, 2022 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abasibe 5 bafiiriddewo mbulaga ate abalala nebabuukawo n’ebisago eby’amaanyi oluvanyuma lw’emmotoka kwebabadde batambulira okugwa neyefuula ku kyalo Naalongo mu Disitulikiti y’e Luweero ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu. Kitegerekese nti bano ku mmotoka baabaddeko 54 nga bava mu kkomera ly’e Butuntumula, bino bikakasiddwa omwogezi wa Poliisi y’ebidduka mu Ggwanga.