Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 73 listening Simba FM Live

kitalo! abantu abawerako bafiiridde mu kabenje ka bbaasi

February 3, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu abawerako bafiiridde mu kabenje ate bangi nebabuuka n’ebisago mu kabenje ka Bbaasi ya Kkampuni ya Link nnamba UBA 332B ebadde eva e Kampala okudda e Masindi bwegudde e Namayonjo ku luguudo lw’e Nakasongola – Gulu. Kigambibwa nti Ddereeva wa Bbbaasi eno afiiriddewo.