Kitalo! Abantu abawerako bafiiridde mu kabenje e Luweero

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo!
Abantu abawerako balumiziddwa n’abalala bafudde mu kabenje akugudde e Luweero mu ttuntu lyaleero Takisi ekika kya Drone bwetomedde owa Booda booda neggwa neyefuula.
Abaduukirize okuva mu kitongole kya Uganda Red Cross Society wamu ne Uganda Police Force batuuse mangu okuyamba okutaasa obulamu.
 
📸 Uganda Red Cross Society
Share.

Leave A Reply