Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 138 listening Simba FM Live

Kitalo! Abantu abalala 2 bafudde ekirwadde kya COVID-19

August 17, 2020 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nga ebivudde mu samples ezakebereddwa nga 16 – August – 2020 abantu 60 bwebazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID-19.
Kati abakasangibwa n’obulwadde buno mu Yuganda baweze 1560.
Abantu abalala 2 bebafudde ekirwadde kino nga kati baweze 15 nga abakawona bali 1165.