Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 81 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Kitalo! Abantu 9 bafiiridde mu mugga kiyira

July 11, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abavubuka 9 bafiiridde mu mugga Kiyira oluvannyuma lw’elyaato mwebaabadde basaabalira okubbira. Abagenzi kuliko; Lotyang Peter, Lemukol Simon, Lotham Simon, Lomuria John, Kamur Nomha, Ngole Simon, Lonta Joseph, Lucumwa Simon ne Lokuwan Joseph. Okusiziira ku Uganda Police Force, abavubuka bano babadde baagala kusomoka bagende ku mwalo gwa Masindi okunoonya ku mirimu oluvannyuma lw’okukukolera kkampuni ya bayindi eya Maruzi Palm oil Project nga tebasasulwa. Abantu 4 bebaabasimattuse akabenje nga ku bano kuliko abagoba be lyato Muleka Bosco ne Byekwaso Godfrey wamu nabasabaze Locire Simon ne lukwampe Peter.