Breaking
News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 401 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Kitalo! Abantu 9 bafiiridde mu kabenje e Jinja

September 15, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu 9 bakakasiddwa nti baffiireddewo mbulaga mu kabenje akagudde ku kyalo Nawantumbi ekisangibwa mu Gombolola y’e Nawanyago ku luguudo oluva e Jinja okudda e Kamuli.
Moses Lyagoba akulira ebyobulamu mu Distulikiti ye Kamuli agamba nti Taxi nnamba UAZ 861Q ebadde eva e Jinja nga eri ku misindi miyiritirivu, eremeredde omugoba waayo, netomera owa boda boda nnamba UEO 324Z n’oluvannyuma negwa nettirawo abantu 9 ate abalala abagibaddemu nebasimatuka nebisago ebyamaanyi.
Owa boda nomusabaze gwabadde naye be bamu ku mwenda abafudde.