Latest News Kitalo! Abantu 7 bafiiridde mu kabenje e Kyampisi By Mubiru Ali January 15, 2022 No Comments Share Tweet Pinterest LinkedIn Tumblr Email + Kitalo! Abantu 7 bafiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde e Kyampisi, mu Disitulikiti y’e Nakasongola ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu mu kiro ekikeesezza olwaleero, Takisi bweyatomereganye ne Tuleela nga zonna zaabadde zoolekera Gulu. Share. Twitter Facebook Pinterest LinkedIn Tumblr Email