Kitalo! Abantu 6 bafiiridde mu kabenje bbaasi okuva e Kenya bwetomereganye neye Rwanda

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo!
Abantu 6 bebafiiridde mu kabenje enkya yaleero oluvannyuma lwa bbaasi ya kkampuni ya Oxygen okuva e Kenya nnamba KCU 054L okutomeregana ne Bbaasi ya Kkampuno ya Volcano okuva e Rwanda nnamba RAD798B. Akabenje kagudde ku kyalo Rwahi ekiri ku nsalo ya Disitulikiti ya Ntungamo ne Rukiga.
Share.

Leave A Reply