Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 58 listening Simba FM Live

Kitalo! Abantu 5 bafiiridde mu kabenje e Busukuma

September 17, 2021 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu 5 kigambibwa nti bafiiridde mu kabenje loole ekika kya SinoTruck ebadde etisse amayinja bwetomereganye bwenyi ku bwenyi ne Fuso ku luguudo oluva e Gayaaza okudda e Zirobwe ku kyalo Busukuma.