Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Kitalo! Abantu 4 bafiiridde mu kabenje ku lw’e Jinja

Kitalo!
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde ku kyalo Lugalambo mu Division y’e Najjembe mu Disitulikiti y’e Buikwe omwana omy’emyezi 6 yasimattuse.
Tuleera nga ya Kkampuni ya Seroma eya sseminti nnamba UAM 678L/ UAS 846K bwetomereganye bwenyi ku bwenyi ne FUSO nnamba KCG 503F.
Abafudde kuliko; Samuel Gatua, Mwangi Stephen, Lynette Nabunya Atim omutuuze w’e Buikwe nga musomesa ku St Stephen Nakatyaba mu Buikwe ne Robert Watuwa.

 

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort