Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 367 listening Simba FM Live

Kitalo! Abantu 4 bafiiridde mu kabenje e Lwengo

June 17, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Mbarara okudda e Masaka mu Disitulikiti y’e Lwengo emotoka ekika kya Toyota Premio nnamba UBA 990Y ebadde evugibwa Ssenyonjo Yasin ow’e Mateete Ssembabule nga ebaddemu abantu 6 (abakulu 3 n’abaana 3) emuwabyeko nayingirira tuleela nnamba UBF 698U /UBF 431V FAW nga ebadde evugibwa Ogema Kenneth Okeyo Muunakenya. Abantu 4 bafiiridde nga kuno kubaddeko abaana 2 abalala baddusiddwa mu Ddwaliro e Masaka nga biwala ttaka.