BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

kitalo! Abantu 4 babidde e Jinja

Kitalo!
Akawungeezi k’eggulo amaato 2 nga erimu kwabaddeko abantu 5 okwabadde: Hassan Alwi,(father), Shakira Super (mother), Alwi Amirror (child), Jafalu Alwi (child), Okidi Patrick (staff) neddala erybaddeko omuntu omu eyabadde azze okuyamba ku bano nga yingini y’eryato ekyankalanye gabidde ku babiro lya Kiira.
Poliisi e Nalufenya egamba nti ku ssaawa nga kumi neemu kitundu ez’olweggulo bafumye essimu okuva eri avunaanyizibwa ku by’okwerinda mu kitongole kya Escom nga agitegeeza nga bwewaliwo abantu ababidde.
Poliisi y’okumazzi yasobodde okutaasa abantu babiri nga amazzi gabadde gabatuusizza ku Kiira Dam Tabines
Poliisi beyataasizza era abawonyewo kuliko: Jafalu Alwi m/j 12, Okidi Patrick m/a 39 nga bano bali mu kujanjabibwa ku Nile International Hoospital mu kibuga Jinja.
Ababidde kuliko:
1-Hassan Alwi (Director of International University of East Africa),
2-Super Shakirah
3-Amirror Alwi (muwala waabwe)
4-Omuduukirize atanategeerekeka.
Wabula amawulire amalala galaga nga Hassan Alwi naye bweyataasiddwa nga mukyala we ne muwala we bebabidde.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply