Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,996 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Kitalo! abantu 30 bafudde e Buyende

April 23, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu abasoba mu 20 be baafudde mu Disitulikiti y’e Buyende oluvannyuma lwa namutikwa w’enkuba eyatonnye nga enaggwa mu ggulu nga yabaddemu n’omuyaga.

Abalumiziddwa tebasobodde kufuna bujanjabi okuva mu Kidera Health Centre IV nga kyawalirizza omubaka Robert Musoke okubasomba nga abatwala mu Ddwaliro e Kamuli.