Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Kitalo! Abantu 3 batomeddwa Elf nebafiirawo
July 12, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Ddereeva wa Isuzu Elf nnaba UBE 875B eyabadde avugisa ekimama ku luguudo olukolebwa olw’e Mayuge, yatomedde owa Boda Boda eyabadde atisse abasaabaze babiri bonna nabattirawo. Ddereeva olwamaze okukola akabenje nadduka.