Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 258 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kitalo! Abantu 3 bafudde oluvannyuma lwokulya emmere egambibwa okubaamu obutwa mu kuziika

February 16, 2024 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu 3 bebakakasiddwa okuba nga baafudde oluvannyuma lw’okulya emmere egambibwa okubaamu obutwa mukuziika ate abalala abali eyo mu 80 nebaddusibwa mu ddwaliro lya Buwenge General Hospital nga tasiibewo tasulewo yali ku mumwa.
Bino byagudde mu Ggombolola ye Buyengo mu Disitulikiti y’e Jinja era Omubaka wa Pulezidenti mu kitundu, Gulume Balyaimo yaweerezza emmotoka agafemulago okutwala abantu mu Ddwaliro.