Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
Kitalo! Abantu 3 bafiiridde mu muliro e Mbale
January 21, 2022 · Mubiru Ali
Kitalo!
Kigambibwa nti Abantu 3 bandiba nga bafudde oluvannyuma lwa tuleela y’amafuta okukwata omuliro neyabika ku mayiro 6 ku luguudo lwa Mbale-Tororo road.
Ababaddewo bagamba nit ttuleela eremeredde Ddereeva netomera owa Booda booda negwa neyefuula.