Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Kitalo! Abantu 2 bafudde ekiziyiro e Mukono

Abantu 6 okuva mu family emu mu kabuga k’e Wantoni basangiddwa nga bazirikidde mu Nnyumba nebaddusibwa mu Ddwaliro lya Mukono General Hospital. Wabula 2 ku bbo bafudde nga bakatuusibwa mu Ddwaliro. Kigambibwa nti Maama yasuzizza essigiri mu Nnyumba nga afumba ebijanjalo nga kirowoozebwa nti kyandiba nga kyekyavuddeko obuzibu.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort