Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Kitalo! Abantu 2 bafiiridde mu kabenje mu Mabira
June 22, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Mabira ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja taxi 2 bwezitomereganye ne Boda Boda 2. Aba Boda Boda babiri bafiiriddewo ate abalala abalumiziddwa baddusiddwa mu Ddwaliro e Kawolo.