Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Kitalo! Abantu 2 bafiiridde mu kabenje e Bugembe

Kitalo!
Abantu 2 bafiiridde mu kabenje e Bugembe ku luguudo oluva e Jinja okudda e Iganga. Bano babadde batambulira mu motoka ekika kya Toyota Premio nnamba UBA 784A. Kigambibwa nti ddereeva wa Premio abadde agezaako okuyisa emotoka endala nga awenyuuka buweewo neyekoona ku motoka gyabadde ayisa Premio nemulemerera neggwa neyefuula nettirawo abagibaddemu.
Akabenje kano kaguddewo ku ssaawa 11 ez’okumakya.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort