Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 474 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Kitalo! Abadde yakattikirwa yetugidde mu kkanisa e Rwampara

March 31, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!
Waliwo Omuyizi abadde yakamaliriza emisomo gye ku Ssetendekero wa Makerere Flavia Nagasha eyeyimbyeemu ogwa kabugu neyettira mu kkanisa emu e Rwampara olunaku lw’eggulo. Omugenzi abadde yakattikirwa ddiguli mu by’enfuna.
Okusinziira ku mikwano gye ono abadde n’ekizibu ku bwongo n’ebintu ebibadde bimulumba oluvannyuma lw’okufiirwa Taata we omwaka oguwedde awamu n’owoluganda lwe omulala wiiki ewedde nga kiteeberezebwa nti kyekyamuviiriddeko okwetta.