Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 521 listening Simba FM Live
News

Kisaka ne banno muggye mubitebye – Poliisi

October 14, 2024 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z’ Kiteezi.

Bya Kamali James

#ffemmwemmweffe