Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Kikyaamu abasirikale okukuba abasibe – Hon. Kamateeka

August 25, 2018 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti ya Uganda akavunaanyizibwa ku ddembe ly’obuntu nga kakulirwa Hon. Jovah Kamateeka Karamagi akiikirira Bakyala Mitooma District (NRM) bakyaliddeko Omubaka Zaake mu ddwaliro e Lubaga. Okusinziira mu mbeera gyebamusanzeemu bavuddeyo nebavumirira eky’ebitongole ebikuuma ddembe okukuba abantu beba bakutte.