Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Kikonyogo eyaliko omumyuka wa Ssaabalamuzi afudde

November 23, 2017 · Mubiru Ali

Kitalo, eyaliko omumyuka wa Ssaabalamuzi, Leticia Kikonyogo afudde mu ttuntu lya leero mu ddwaliro e Nakasero era kkansa w'amabeere y'avuddeko kalumanywera. 
Kikonyogo ye Mukyala mu byafaayo bya Yuganda eyasooka okuba omumyuka wa Ssaabalamuzi , afiiridde ku myaka 77 era nga w'aviiridde mu bulamu bw'ensi eno abadde awummudde emirimu gino okumala emyaka musanvu 

Kikonyogo yasomerako mu Busuubizi Girl's Primary School, Trinity College Nabbingo, King's College Buddo awo neyeeyunga ku Makerere University gyeyava n'ayolekera Somerville College Oxford ,  Inner Temple ne  Council of Legal Education e London . Kitalo !!