Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 378 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kikafuuwe okulya ssente ya Museveni- Mabikke

October 10, 2024 · Mubiru Ali

Mike Mabikke ne munne Samuel Walter Lubega Mukaaku bavuddeyo nebasambajja ebyayogeddwa abakulembeze okuva mu Kibiina kya Democratic Party Uganda okuli Stephan Mayanja n’omwogezi w’ekibiina Kennedy Mutenyu nti bano bafunye ensimbi okuva mu kibiina kya National Resistance Movement – NRM nekigendererwa ekyokukyankalanya oludda oluvuganya Gavumenti.

Mutenyu yasabye bano badde ebbali basobole okunoonyerezebwako.

Mabikke ngasinziira ku kitebe kya DP-Bloc e Namirembe mu Kampala ategeezezza nti Stephan Mayanja talina buyinza bwogera ku DP-Bloc kuba talinaayo kifo kyonna.

Bya Kayanja Nasser

#ffemmwemmweffe