Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Kiiza awaddeyo office

August 14, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka omukyala owa district y’e Gulu Betty Acan kyaddaaki akwasiddwa office ye nga akulira oludda oluvuganya Gavumenti okuva ewa Winnie Kiiza omubaka omukyala ow’e Kasese.

Winnie Kiiza mukuwaayo office agambye nti ekisanja kye tikibadde kyangu era asanze okusomoozebwa okutagambika omwali nokukyuusa ssemateeka.