Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 361 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Kiikino ekitundu tekiggwaako byewuunyisa ku lunaku lwembaga lwennyini maama womugole alina ekalombolombo kakola akanyiiza omulenzi era singa

October 18, 2026 · Radio Simba

🙏 Kiikino ekitundu tekiggwaako byewuunyisa ku lunaku lw’embaga lwennyini maama w’omugole alina ekalombolombo k’akola akanyiiza omulenzi era singa omulenzi ava mu mbeera n’atimpula omukulu, omuwala aba amulemye era bamugobya n’amiggo okutyoboola omukulu.

Oooo….eby’ensi tebiggwaayo!
Kalombolombo ki ako? Byonna birinde mu Kunigga mu Kyewuunyisa ku 11:00a.m-12:00p.m

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News