Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 139 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kibuli erangiridde Supreme Mufti omuggya.

December 16, 2015 · Mubiru Ali

Olukiiki olukulembeddwa shekh Obed Kamulegeya lulonze abadde Disitulikiti Cadre wa Kampala Sheik Suleman Kasule Ndilangwa nga Supreme Mufti wa Uganda Okudda mu bigere bya Omugenzi Sheikh Zubair  Kayongo eyafa ku ntandikwa y’omwaka guno.

Abadde akolanga supreme Mufti, Sheikh Muhamood Kibaate yaalondeddwa nga omumyuka wa supreme asooka era akulira Sharia ate Sheikh Habib Kabasa ye mumyuka owokuburi.