Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Kibalama ne Kagombe muli ku byammwe – Electoral Commission

June 23, 2022 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda kavuddeyo nekanukula Moses Kibalama Nkonge ne Ssimbwa Paul Kagombe ku by’ekibiina kya NUP nekabategeeza nga bano bwebawaayo offiisi mu butongole era bagikwasa abakulembeze abaliko kati okumala emyaka 5 olwo bano abakulembeze abaliko lwebanategeka okulonda okulala. Akakiiko kagamba nti Kibalama, Kagombe nebanaabwe tebakyalina buyinza ku kibiina.