Breaking
News: Ssanyu Jjereere! Obuganda busagambiza News: Eee……essaawa yonna!! lindirira. News: Abatuuze be Nansana East ll ababadde bakedde okwekalakasa nga bawakanya eyalangiriddwa ku bwa Ssentebe nga bagamba nti si yeyawangudde, Uganda Police Force ebawewenyudde emiggo. Bano bagamba nti omukyala Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 496 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Kenyatta akubirizza amawanga g’obuvanjuba okwenyumiriza mu byegafunye mu kwegatta.

August 10, 2015 · Mubiru Ali

Omukulembeze wa Kenya Uhuru Kenyatta asabye abantu b’amawanga g’obuvanjuba bwa Africa okwenyumiriza mu byegafunye mu kwegatta wamu n’okukolera awamu.

Kenyatta  agamba nti amaanyi agateereddwa mu nkolagana eno mu byenfuna gegateekwa okukozesebwa mu kulwanyisa ebikolwa eby’obutujju n’obuli bw’enguzi.

Bino Uhuru abyogeredde mu Lukiiko olukulu olwa Uganda ettuntu lya leero.

Wabula ate ye Pulezidenti Museveni akikkaatirizza nti enkolagana eno yeesigamye ku nkulaakulana n’obutebenkevu.