KCCA FC egobye Mike Mutebi

KCCA FC EGOBYE MIKE MUTEBI:
Omuwandiisi omukulu owa KCCA FCavuddeyo nategeeza nga bwebayimirizza Manager, Mike Hillary Mutebi olwaleero nga 29-March-2021 oluvannyuma lwokukiriziganya okuyimiriza kkontulakita ye.
Kiraabu nga eri mu mikono gye basobodde okuwangula ebikopo bya liigi 3, Uganda Cup 2, Super Cup 4 ne CECAFA 1 mu myaka 5.
Morley Byekwaso kati yali mu mitambo gya Kiraabu nga Manager ow’ekiseera.

Leave a Reply