Breaking
News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
KCCA ezimbye akatale k’e Busega akapya
July 26, 2019 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kyavuddeyo nekitegeeza nga akatale k’e Busega galikwoleka bwekasemberedde okuggwa nga kati ba kontulakita bali kuteekamu mazzi, amasanyalaze wamu n’okusiiga langi. Kigambibwa nti akaktale kakutongozebwa omwaka ogujja era nga kakukoleramu abasuubuzi abawerera ddala 2200.