Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
kcca eyodde ebibala by’abantu
January 15, 2019 · Mubiru Ali
Abatunzi b’ebibala ewa Kisekka enkya yaleero bakiguddeko Kampala Capital City Authority – KCCA ekedde kuwamba bintu byabwe saako n’okukoona obuyumba n’ebimeeza kwebabadde bakolera. Abasuubuzi basazeewo okungaanya ebintu byabwe ebisigaddewo wamu nembaawo ezisigaddewo nebabyokera mukubo wakati ku luguudo lwa Kyaggwe.