Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 207 listening Simba FM Live

KCCA eyodde abaana bokunguudo 260

August 2, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kikoze ekikwekweto mu kibuga Kampala mwekiyooledde abaana 260 abokunguudo.
Bano baziddwayo mu Disitulikiti y’e Napak mu Famire zaabwe baddemu nokusoma nga bbo bazadde baabwe bakutendekebwa mukutondawo emirimu egyenjawulo mu Kobulin Youth Skills Center.
#KlaSmartCity