Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
KCCA etutte obuyumba bwa Mobile Money obubadde mu Kibuga
January 17, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA olunaku olwaleero kikedde kuggyawo buyumba bwonna obwa mobile money obubadde ku luguudo lwa Nakivubo mu kaweefube owokukendeeza omujjuzo mu Kampala.