Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 141 listening Simba FM Live

KCCA etandise okubikka ‘manhole’ mu Kampala

May 22, 2020 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitandika omulimu gw’okubikka ‘manhole’ zonna mu Kampala era nga wetwogerera ‘manhole 115 zezakabikibwa okwetoloola Kampala.