Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 182 listening Simba FM Live

KCCA etandise okuba siteegi za booda booda mu Kampala

October 20, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitegeeza nti oluvannyuma lwokuwandiisa n’okubala siteegi za booda booda mu Kibuga Kampala kati kigenze ku mutendera gwokugaba siteegi za booda booda.
KCCA efulumizza ebyetaagisa owa booda okufuna siteegi nti era kikola kwabo bokka abenyigira ku kubala siteegi za booda booda mu Kampala.