Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 232 listening Simba FM Live

KCCA ekozesezza obudde bwa lockdown okulongoosa Kampala

June 4, 2020 · Mubiru Ali

Omwogezi w’Ekitongole ekitwala Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA Peter H Kaujju avuddeyo nategeeza nga bwebakozesezza obudde buno obwa ‘kockdown’ okuddaabiriza wamu n’okutumbula omutindo gw’enguudo mu kibuga Kampala. Kawuju agamba nti bakubiriza abantu okuvuga emotoka eziri mu mbeera ennungi era takisi ziweebwe ‘route number’ kirongoose muntambula y’ebidduka mu kibuga.