Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 217 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

KCB Bank etadde obukadde 30 mu emitwalo 68 mu Ngule ya Radio Simba

September 16, 2025 · Mubiru Ali

Engule World Cup y’Olulimi Oluganda Nookumanya yagiddwako akawuuwo ku mpewo za Leediyo Simba Olunaku lweggulo oluvannyuma lwokutongozebwa e Nakibole Busaabagamu Disitulikiti y’e Buikwe mu Kyaggwe.
KCB Bank Uganda abavujjirizi abakulu ab’Ennyumba y’Engule 2025 bataddemu obukadde 30 n’emitwalo 68 okugitambuza ssaako n’okuvaako ekirabo kya Ssengule oba Nnangule kyabukadde 10 bweddu.
#ffemmwemmweffe