Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 432 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

kayima awaddeyo offiisi

January 16, 2019 · Mubiru Ali

Abadde omwogezi wa Poliisi eyakyuusiddwa SSP Emilian Kayima enkya yaleero awaddeyo offiisi eri eyamuddidde mu bigere CP Fred Enanga. Ono avuddeyo nassiima abo bonna babadde akola nabo mu offiisi eyo nti babadde nga baluganda mu nnyumba emu. Ye amuddidde mu bigere CP Enanga asuubizza okukola ennyo n’amaanyi n’okusingako nga bweyali nga tannakyuusibwa.
Enanga aweereddwa ekirabo okuva eri ababadde bakola ne Kayima olw’okumusiima ebirungi byakoledde eggwanga.