Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Kayihura bwaba alina ebyobugagga ebweru kuba kulya munsi ye lukwe

September 23, 2019 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Kyandibadde kimalamu amaanyi singa General Edward Kale Kayihura abadde alina ebyobugagga mu Amerika, nti era abaana be bagendayo okubirambula. Okwo kuba kulya munsi ye lukwe. Okusiga ensimbi zange mu Amerika nga Yuganda yetaaga okulaakulana? Sirina era siribeera nakyabugagga kyonna wabweru wa Yuganda; mpozzi olw’ensonga ezimu zenesigalizza nsobola okulowooza kukusiga ssente mu Tanzania, Kenya ne Rwanda, n’ensi endala eza Afirika. Naye ezitali z’Afirika Nedda, siri kikola.”